Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ekisaawe kya SC Vipers kati kiri ku mutindo

September 25, 2018 · Mubiru Ali

Ekisaawe kya SC Vipers ekya St.Marys Kitende Stadium kiguddwawo nate oluvannyuma lw’okumala emyezi esatu nga kizzibwa obuggya okutuukana n’omutindi gw’ensi yonna.
Ekisaawe kino kyazimbibwa nga kya muddo ne kiggulwawo mu 2016 nga kati bataddemu kiwempe kwe bazannyira nga kati kituukanye n’omutindo gwa CAF ne FIFA era nga kye kimu ku bisaawe ebisatu ebigenda ozanyirwamu emipiira gya Star Times egya liigi.
Ekiwempe ekyatereddwamu kya G3 era nga kye kiri ku mulembe kati mu nsi yonna. Ekisaawe kino kisigadde kituuza abantu 20,000 bonna nga batudde ku butebe.