Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
Nsonyiwa ssente nabadde sinazifuna – Kusaasira
September 25, 2018 · Mubiru Ali
Catherine Kusasira kyaddaaki atwalidde kitaawe w’omugenzi ASP Muhammed Kirumira ssente z’amataaba obukadde 20, ezamutikiddwa pulezidenti Museveni ng’okumukubagiza okufiirwa mutabani we.
“Muzeeyi nsaba ku nsonyiwa embeera eyabaddewo eggulo ndowooza tetwategeraganye bulungi naye ssente zo obukadde 20, nabadde sinazifuna baazindetedde ku makya ga leeroera zeezo” Bwatyo Kusasira bweyetondedde Taata w’omugenzi Kirumira.