Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 312 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abasendebwa mu Lusanja basula mu weema

Abantu b’omu Lusanja kati basula nga banonyi babuddamu era nga n’emmere bafumba yakikungo. Omuloodi wa Kampala Ssaalong Erias…

Bananbuddu boolekedde Namboole

Bannabuddu basimbudde mu bungi okwolekera e Namboole okuwagira Ttiimu yaabwe ng’ettunka ne Ssingo mu mpaka z’amasaza 2018.  

Namboole awuuma!

Bannabuddu ne Bannassingo olwaleero babukeerezza nkokola okugenda mu kisaawe e Namboole okwaniriza Ssaabasajja Kabaka mu kuggalawo empaka z’amasa…

Besigye ne Nambooze bakyalidde ku mwana eyakubwa Grenade

Rtd. Col. Dr. Kiiza Besigye wamu n’omubaka wa Mukono Municipality bakyaliiddeko omwana Ashraf eyayakubwa ekigambibwa okuba Grenade bweyaleetebwa…

Poliisi ekutte eyabbye Ambulance e Isimba

Poliisi e Isimba ezuudde ambulance ekika kya Land Cruiser nnamba UAW 984Z nga ya kkampuni ya China International…

Awonye okuttibwa abatuuze

Poliisi y’e Nabweru etaasizza omuvubuka agambibwa okumenya amayumba g’abantu n’abba ebintu by’omunnyumba. Joseph Kiggundu(22)omutuuze w’e Lugoba Nabweru yakwatiddwa…

Aba UCU batikiddwa

Abayizi 1105 be bakungaanidde ku Uganda Christian University e Mukono okutikkirwa oluvannyuma lw’okumaliriza emisomo gyabwe. Kw’abo abayizi 501…

Bannayuganda bebasinga okufera kkampuni za yinsuwa – Enanga

Alipoota ya poliisi efulumiziddwa ekitongole kyayo ekirwanyisa obufere mu Yinsuwa kiriko alipoota gyefulumizza ng’eraga nga Bannayuganda abali mu…

Mwewale okukozesa obubi obuyinza – Namuganza

Minisita omubeezi ow’eby’ettaka Persis Namuganza alabudde abantu bonna abalina obuyinza ku lwa gavumenti okwewala okubukozesa obubi mu ngeri…