Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Besigye ne Nambooze bakyalidde ku mwana eyakubwa Grenade

October 27, 2018 · Mubiru Ali

Rtd. Col. Dr. Kiiza Besigye wamu n’omubaka wa Mukono Municipality bakyaliiddeko omwana Ashraf eyayakubwa ekigambibwa okuba Grenade bweyaleetebwa munaabwe ku ssomero. Kigambibwa ono yali agezaako okwekkaanya ekintu kino bwekityo nekimutulikira mu ngalo okukakana kimubetense omukono ogumu wamu n’engalo z’omukono omulala. Besigye agamba nti abaana bano bandiba nga balonda Grenade eno okuva mu kifo abasirikale ba UPDF webaali basiisidde ebbanga eriyise. Asabye eggye lya UPDF okuvaayo okudduukirira abaana bano wamu n’abantu abalala abatuusibwako ebisago olw’ebintu byebalekawo ttayo mu butanwa so nga byabulabe.