Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 258 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Mwewale okukozesa obubi obuyinza – Namuganza

October 26, 2018 · Mubiru Ali

Minisita omubeezi ow’eby’ettaka Persis Namuganza alabudde abantu bonna abalina obuyinza ku lwa gavumenti okwewala okubukozesa obubi mu ngeri eteeka obulamu bw’abantu mu matigga mu kifo ky’obuyinza okukubukozesa obulungi nga baweereza bannayuganda. Muno Namuganza anokoddeyo ab’eby’okwerinda omuli abapoliisi nga ba DPC, RPC, ba RDC, abalamuzi n’abalala. Agamba nti omukulembeze abo tajja kulemererwa kubawummuza bw’atyo n’abasaba okweddako.
Namuganza abadde ku ttaka e Kirangira mu disitulikiti y’e Mukono ng’eno omugagga Dick Banoba gy’agambibwa okusenda n’agoba ku ttaka abantu abasoba mu 300.