Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 258 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Aba UCU batikiddwa

October 26, 2018 · Mubiru Ali
Abayizi 1105 be bakungaanidde ku Uganda Christian University e Mukono okutikkirwa oluvannyuma lw’okumaliriza emisomo gyabwe. Kw’abo abayizi 501 balenzi ate 604 bawala. Vice Chancellor wa UCU, Canon John Sennyonyi ategeezezza nti abayizi 37 bafulumye ne ddiguli ez’eddaala erisooka sso nga ku bano, 12 balenzi ate 25 bawala.
Amatikkira gano gakulembeddwa Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Yganda, Stanley Ntagali ng’ate eyaliko omumyuka wa Ccansala era nga ye yasookera ddala Prof. Stephen Noll ye mugenyi omukulu. Ntagali asabye abayizi abatikkiddwa okweyisa obulungi n’okutambulira ku nnono z’obwakatonda gye bagenda okuweerereza