Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 361 listening Simba FM Live

32 bakwatiddwa Poliisi nga balaba omupiira ekiro

July 16, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force mu Kampala Metropolitan Police evuddeyo netegeeza nti ekiro kyajjo yakutte abantu 32 nga bano bavunaanibwa omusango gw’okumenya ebiragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne Ministry of Health- Uganda okuli ‘social distance wamu ne curfew.
Bano bonna bakwatiddwa ekiro bwebabadde balaba omupiira mu kibanda ogwabadde wakati wa Arsenal nga eyambalagana ne Liverpool FC mu Katanga e Wandegeya.