Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 251 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Awonye okuttibwa abatuuze

October 26, 2018 · Mubiru Ali
Poliisi y’e Nabweru etaasizza omuvubuka agambibwa okumenya amayumba g’abantu n’abba ebintu by’omunnyumba.
Joseph Kiggundu(22)omutuuze w’e Lugoba Nabweru yakwatiddwa oluvannyuma lwa batuuze okumulinnya akagere nga bagamba nti ku lw’okubiri lwa wiiki eno yamenya amaka ga Piso nabbamu tv n’essimu.
Ono agguliddwako omusango gw’obubbi ku SD ref.13/26/10/2018