Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi ekutte eyabbye Ambulance e Isimba

October 27, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi e Isimba ezuudde ambulance ekika kya Land Cruiser nnamba UAW 984Z nga ya kkampuni ya China International Water and Electric Company (CEC) ezimu ku kkampuni ezizimba ebbibiro.

Kigambibwa nti Ddereeva waayo cMufumbiro Abdul yategezezza bakamaabe nti agitwala kujooza wabula oluvannyuma lw’okugifulumya yagiwadde omuntu omulala eyagitadde ku kidyeeri e Kamuli. Wabula oluvannyuma lwakaseera banannyini Ambulance bekengedde era nebategeeza Poliisi eyasudde emisanvu era negikwatira e Iganga.

Poliisi egamba nti yakutte Kagodda Musa okuyamba mu kunoonyereza ate ye Mufumbiro yadduse era nga Poliisi emuyigga.