Amaggye gakutte abadde yeyita Gen. Saleh ku Facebook

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omwogezi w’eggye ly’egggwanga erya UPDF Brig. Gen. Felix Kulayigye avuddeyo nategeeza nga bwebakutte Asiimwe Andrew Mark ng’ono yaggulawo omukutu gwa Facebook mu linnya lya Gen. Salim Saleh. Kigambibwa nti ono abadde ajja ssente ku Bannayuganda ngabasuubiza emirimu e Canada. Ono wakusimbibwa mu Kkooti avunaanibwe.

Share.

Leave A Reply