Akubye omusirikale wa Poliisi akatayimbwa

Sylvester Ssemakula 30, asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’e Makindye navunaanibwa omusango gw’okukuba nalumya omusirikale wa Poliisi.

Kigambibwa nti Ssemakula yakuba omusirikale wa Poliisi nnamba 67363 PPC. Osbert Tubenawe akatayimbwa ng’ono musirikale ku Poliisi y’okukasaawe nga 28 – June ekiro.

Kigambibwa nti ono yalimba abasirikale nti waliwo omukyala eyali akubwa ba kifeesi ku somero eririnaanye Poliisi nga yetaaga obuyambi abasirikale ababiri bwebavaawo nakuba eyali asigaddewo nga ayagala okumubbako emmundu era nga ono yataasibwa banne abaali bakuuma ku Park Yard

Ono yasindikiddwa ku alimanda mu Upper Prison e Luzira.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Pulezidenti wa FDC ateereddwa