SSP Nabakka asikidde ACP Namaye n’omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP Martins Okoth Ochola olunaku olwaleero alonze SSP Claire Nabakka ng’omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi CP Fred Enanga.

Ono asikidde ACP Polly Namaye eyasindikibwa e South Sudan omwaka oguwedde.

SSP Nabakka abadde akola nga Administrator ku Senior Command and Staff College, Bwebajja e Wakiso era emirimu agitandikiddewo.

Share.

Leave A Reply