Rev. Fr. JonMary Kiwanuka owa Kirowooza Parish mu Kibuga Masaka bwabadde asabira abadde kanyama wa Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, Frank Ssenteza; “Abo abasse oba abalagidde okutta Ssenteza bwebafa baziikibwe nga bevuunise. Tubasabira emyoyo gyabwe giwummule mirembe mu nsuku so si mu ggulu kuba tebalina mirembe gyebaleese.”
Abo abasse Ssenteza nabalagidde muziikibwe nga mwesurise – Rev. Fr. JonMary Kiwanuka
Share.