Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,589 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

FDC yokka yeekyasobola okugatta Bannayuganda – Dr. Besigye

May 9, 2017 · Mubiru Ali

Nga okuwenja akalulu k’omubaka mu Palamenti ow’essaza ly’e Kagoma kukomekkerezeddwa akawungeezi ka leero, Dr.Kizza Besigye asinzidde ย ku ssomero lya Butagaya Primary School e Kagoma n’asaba abalonzi okulonda munna FDC kubanga FDC yokka yeekyasobola okugatta Bannayuganda .

Besigye akkaatirizza nga Gavumenti ya NRM bwetalina kyeyali ekoze okuva lweyaggya mu buyinza nga n’emyaka egisoba mu 30 gyekwatidde enkasi eziise buziisi Yuganda n’ekamala bukamazi.

“Emyaka 31 buli omu yenna akaaba bwavu, mu malwaliro temuli ddagala, buli lunaku abakyala 19 bafa nga bazaala”.Dr. Kizza Besigye