Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj. News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

SINGA TWALI TUNOONYA MIRIMU TETWANDISUDDEWO GYETWALINA

July 30, 2021 · Mubiru Ali
https://youtu.be/KfCdGfhbOd8
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya; “Okusaaga okusinga, kwekulaba nga ekibiina kya National Resistance Movement – NRM emyaka gyonna kiyimiriddewo kukusasulira bulimba okukkakkanya abagivuganya, okubawulayawula nokubasuula.
Bwebagezaako okukukyuusa nogaana nga batandika okukwononera erinnya.
Bwekiba nga ekigendererwa kyaffe kyali kyakufuna mirimu, tetwandisuddewo mirimu mirungi gyetwalina netusalawo okulwanirira emirembe ne demokulasiya.
Abamu kuffe tetwandivudde mu kintu ate kutandika kukirwanyisa. Ekigendererwa kyaffe kulwanyisa nnakyemalira ayonoonye eggwanga lyaffe. Tetujja kubuzaabuzibwa ku nsonga yonna gyetuliko.”