Abayizi abawala bayitidde waggulu ku balenzi mu bigezo bya UACE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abayizi abaatuula ebigezo bya S.6 omwaka oguwedde ogwa 2022 baali 97,889 okuva mu bifo 1, 969. Ku bano abayizi ebitundu 42% bawala ate 58% balenzi. Kumulundi guno era abayizi abawala bayitidde waggulu nnyo bwobageraageranya n’abalenzi.
Ssentebe wa @UNEB Prof. Mary Okwakol yakwasizza Minisita Omubeezi ow’ebyenjigiriza avunaanyizibwa ku matendekero agawaggulu Hon. J.C Muyingo ebyavudde mu bigezo bya Siniya 6 ebya 2022.
Share.

Leave A Reply