Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,135 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Pulezidenti Museveni alabudde abakasukira Abasirikale amayinja

April 14, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bwokasuka amayinja eri abasirikale, sikyabugunjufu, abasirikale baweebwe ebiragiro engeri gyebayinza okubakwatamu, basobola okukuba amasasi mu bbanga bwebatakikomya basobola okukuba obutakutta naye okuyimiriza okukasuka amayinja. Bwonkuba nsobola nange okuddiza nenkosomesa oggwemu ekiwuggwe n’oluvannyuma nkukwate. Kyetutaagala kulaba Basirikale nga batambula n’emiggo okukuba Abantu.”