Bannayuganda muloope ebirekaana eri Poliisi – DIGP Katsigazi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force DIGP Geoffrey Katsigazi; “Nziramu okukubiriza Bannayuganda mwenna okuloopa ebirekaana eri Poliisi evunaanyizibwa ku butonde bwensi ku nnamba y’essimu 0713-534925 or oba eri ofiisi ya DIGP ku nnamba etali yakusasulira 0800300115 oba okugenda ku Poliisi ekuli okumpi. Okubeera awantu awasirifu era awakuwa emirembe kikulu nnyo.” Ono era alagidde ba DPC bonna okutandika okuteekesa etteeka lya Noise Pollution mu bibuga mu nkola.

Share.

Leave A Reply