Abawolereza Besigye musooke mwebuuze yakola ki? – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo ku nsonga ya Rtd Col. Dr. Kizza Besigye nasaba Bannayuganda okubeera abegendereza nga babuukira ensonga. Ono asabye Bannayuganda nti nga tebanavaayo kumulwanirira ayimbulwe basooke bebuuze ‘Naye Besigye bamukwatira ki?’ Pulezidenti agambye tajja kukiriza bantu kutabangula Ggwanga.

#ffemmwemmweffe

Leave a Reply