97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abatunda ebintu si bakukirizibwa kutundira ku nguudo e Namugongo – Patrick Onyango

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti abasuubuzi abagenda okutunda ebintu mu kujaguza olunaku lw’Abajulizi e Namugongo bakuteeka emidaala gyabwe mita 16 okuva ku luguudo mwasanjala okwawukanako nemyaka egiyise ku luno abasuubuzi abatundira ebintu ku nguudo sibakukirizibwa. Kino kikoleddwa okwerula enguudo basobole okwaguyirwa singa wabaawo akatyabaga konna.

Leave a Reply