Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka, News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 190 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

DP yaakulwanyisa eky’okwongezaayo ekisanja ku myaka 7 – Mao .

March 15, 2016 · Mubiru Ali

Norbert-MaoPresident General wa DP Nobert Mao yeerayiridde okuwakanya ekyasaliddwawo ba Memba ba NRM abali mu Lusirika lwabwe e Kyankwanzi eky’okwongeza ekisanja kya Gavumenti okuva ku myaka etaano okutuuka ku myaka 7 .

Mao era agamba nti ayaniriza enteekakeeteka y’enteeseganya ez’emirembe wakati w’oludda oluvuganya ne Gavumenti naye ng’abatabaganya tebalina kyekubiira .

Bino abyogedde bw’abadde mu lukunngaana lwa bannamawulire mu Kampala ku City House ย ku kitebe ky’ekibiina .