Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 118 listening Simba FM Live

Abasomesa mudde mangu ku mirimu – Minisita Muruuli Mukasa

June 15, 2022 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’Abakozi ba Gavumenti, Hon. Wilson Muruuli Mukasa avuddeyo nasaba Abasomesa abalangiridde akeediimo okudda ku mirimu mubwangu ddala basomese abaana b’Eggwanga nga Gavumenti bwekola ku nsonga zaabwe ez’okubongeza omusaala.