Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 259 listening Simba FM Live

Ebyatuukawo e Soroti East tugenda kubinoonyerezaako – Simon Byabakama

August 3, 2022 · Mubiru Ali

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama avuddeyo nategeeza Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku ddembe ly’obuntu nga Akakiiko bwekagenda okukola okunoonyereza okwako kubyaliwo mu Soroti City East Division. Ono ayongeddeko nti okuleka endowooza y’abantu abamu, Akakiiko kakulembera tekasobola kukiriza kubba bululu.