Abasirikale ba Traffic batendekeddwa okukozesa kkamera eziketta abavuga Sipiidi
Abasirikale ba Poliisi y’ebidduka bakedde nkya yaleero kusomesebwa engeri gyabakozesaamu kkamera eziketta abavuga endiima ku luguudo lwa Yusuf Lule, mu Kampala oluvannyuma lwokutendekebwa mu kibiina okumala enaku 2.
Uganda Police Force egenda kuleeta etteeka eriggya nga omuvuzi w’ekidduka mu Kampala n’emiriraano takirizibwa kussukka sipiidi 30.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!