Abantu bange omusanga baguzza bali mu kkomera – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Abantu bange bebankwata nabo e Kalangala nga 30-December-2020, nze nebandeeta awaka bbo nebabatwala mu nkambi y’amaggye e Kasajjagirwa gyebabatulugunyiza nga nabamu bakyali mu mbeera mbi naye bwebatuusa mu Kkooti y’amaggye babavunaanye musango gwakusangibwa n’ebintu by’amaggye okwali magazine n’amasasi 4 nga baguzza nga 3 – January – 2021 nga bali mu kkomera.”

Share.

Leave A Reply