Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;”Olunaku luli Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yaligazeeko okukola katemba nga agenda ku Kakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda. Yagenda yekka kuba bakimanyi. Yali alowooza nti ajja kufuna ebibinja by’abantu bamuyambe okwonoona wabula abantu bonna abakyaamu bali bafunye obubaka nti wano wafiira muloge waliwo obuzibu.”
Abakozi b’efujjo batya okuddamu okukola efujjo ne Kyagulanyi – Pulezidenti Museveni
Share.