Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 425 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Naye abasomesa temumatira mulimba – Hon. Muruuli Mukasa

July 6, 2022 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’Abakozi ba Gavumenti, Hon. Wilson Muluuli Mukasa yewuunyizza nnyo abasomesa nga agamba nti bano tebamatira kubanga Gavumenti yakabongeza omusaala ng’abaali bafuna emitwalo egitawera 25 so nga kati basasulwa ssente eziri eyo mu mitwalo 60.
Ono agumizza abakozi ba Gavumenti bonna nti enteekateeka z’okubongeza emisaala zikolwako.