Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 260 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

ABANTU BANA (4) BAKWATIDDWA KUNSOGA Z’OKUTTA OMWANA WA MYAKA 6

July 7, 2021 · Mubiru Ali

Bya Shanitah Nabwabye e Ntebe.
Uganda Police Force y’e Ntebe ekutte neggalira abantu 4 kubyekuusa ku by’okubuzaawo n’okutta omwana ow’emyaka 6, ku kyalo Nkumba Bendegere mu Town Council eye Katabi, nga ne mukiro abatuuze basanyizaawo enyumba nebirime byabwe.