BREAKING NEWS
Daily Monitor: Consecrated life: A timeless witness of faith in a secular world Daily Monitor: Global economy faces inflation, growth test amid escalating conflict in Iran - Goldman MBU: Marriage took a toll on Rema’s music career, says Abdul Mulaasi MBU: Viboyo Oweyo reveals how ‘Mr. DJ’ verse bought him first car

97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
Sports

Omugenzi Paul Edwin Hasule omujjukirako ki?

#SimbaSportsUpdates
Olunaku lw’eggulo lwegyaweze emyaka 15 bukyanga munnabyamizannyo Paul Edwin Hasule (20 November 1959 – 26 April 2004) ava mu bulamu bwansi. Ono yafa nga 26-4-2004. Yali musambi w’amaanyi era nga yasambirako ne SC Villa era nga yaliko omutendisi w’omupiira.
Paul Edwin Hasule yeyunga ku SC Vill mu November 1981 ng’ava mu Mbale Heroes. Yawummula omupiira mu 1993 nafuulibwa omumyuka w’omutendesi wa SC Villa. Mu 1995 yava mu Villa neyegatta ku State House ng’omutendesi nagendaklo ne mu Simba SC mu 1998 yakomawo mu SC Villa nagiwangulira ebikopo bibiri omulundi ogw’okuna ogwomudiringanwa era nakiddamu mu 2000, wabula tebamwongera ndagaano bwatyo neyegatta ku Police FC mu 2001 okutuusa weyafiira ng’omutendesi.

Kiki kyojjukira ku Hasule ng’omuzannyi, era ng’omutendesi w’omupiira?

About Mubiru Ali

Leave a Reply