Executive Director wa NIRA agobeddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nawummuza Muky. Judy Obitre Gama abadde Executive Director w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuwandiisa Bannayuganda ekya National Identification and Registration Authority – NIRA nga ono abadde mu kifo kino okuva 2015. Pulezidenti agamba nti ono alaze obunafu mu mirimu gye omuli Ekitongole kyatwala nga okukola endagamuntu z’abantu kitwala emyaka n’ebisiibo.

Share.

Leave A Reply