Abakozi ba KCCA abayonja ekibuga bazzeemu okwekalakaasa
Abakozi b’ekitongole ekitwala Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA abakeera okwera enguudo n’enkya yaleero bakedde kwekumamu gutaaka nga balaga obutali bumativu bwabwe olw’emisaala gyabwe egiruddewo ennyo.
Bano bakedde kugumba ku woofiisi ya Ssaabaminisita ne y’ekitongole ki KCCA okulaga obutali bumativu bwabwe.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!