Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 483 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Temujja kuntiisatiisa temunsobola – Minisita Kasaija

May 11, 2022 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku by’ensimbi Hon Matia Kasaija avuddeyo nalabudde Bannayuganda abagufudde omugano okumutiisatiisa olw’ensobi zaze akola nti mukikomye mu bwangu kuba teri muntu ayinza kumutwala mu kkomera.
Ono atuuse n’okuyita abo bonna abamutiisatiisa nti bajje bamukwateko bwebaba beyita basajja banalaba akamufaamu. Okwogera bino kidiridde abantu okujja nga bamunenya ne banne okukola endagaano ezisudde Eggwanga mu ntata.