Akakiiko ka Bamugemereire kagumbye Mbarara

Akakiiko akaateekebwawo Pulezidenti Museveni okunoonyereza ku mivuyo egiri mu by'ettaka mu ggwanga, akakulirwa omulamuzi Catherine Bamugemereire kagumbye Mbarara era katandise enkya ya leero okuwulira enkyaayana eziri mu by'ettaka mu kitundu ekyo.

Nga bwekiri ne mu bitundu by'eggwanga ebirala, Mbarara ky'ekimu ku ebyo ebifumbekedde enkaayana ku nsonga z'ettaka omuli okulitwala ku kifuba, okuba n'ebyapa ebisoba mu kimu ku ttaka ly'erimu, okubba ettaka ly'ebifo by'entobazzi n'ebirala njolo.

Nabwekityo weziweredde essaawa emu ez'enkya ya leero nga abantu basimbye ennyiriri okuyimgira mu ssomero lya Ntare High School Mbarara baweeyo okwemulugunya kwabwe. 

 

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

3 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

66 4 instagram icon