Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 219 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

4 basingisiddwa gwa kukola Ssosegi mu byenda by’embizzi

July 5, 2017 · Mubiru Ali

Abantu bana basingisiddwa omusango kkooti yooku City Hall mu Kampala oluvannyuma lw’okukkiriza nti babadde bakola Ssosegi mu byenda by’embizzi.

Abana bano kuliko Daniel Ochieng, Brian Kyagulanyi,  Edrine Ddamba ne Geofrey Kiiza nga bano buli omu atanziddwa emitwalo abiri mu etaano (250.000) omulamuzi wa Kkooti ento Moses Nabende.

Bano baagombebwamu obwala ku Sande ya ssabbiiti ewedde e Mutundwe ekisangibwa mu ggombolola y’e Lubaga mu Kampala .