Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 272 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

gavumenti eri ku muyiggo gw’abantu abakoseddwa emmere

March 20, 2019 · Mubiru Ali

Gavumenti eri mu kunoonya abantu abayinza okuba nga baakosebwa emmere eyabaweebwa ekitongole ky’ensi yonna ekyemmere World Food Programme oluvannyuma lwabamu okufa nabawerako okugwa ku ndiri mu bitundu by’e Karamoja. Bano okusinga kigambibwa baalya buwunga ekika kya Super Cereal.