Welbeck genda mu team yonna gyoyagala – Unai Emery

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omutendesi omupya owa Team ya Arsenal mu Bungereza Unai Emery agambye omuzannyi Danny Welbeck nti waddembe okunoonya Team endala yonna gyayagala agende nga akadinisa k’okugula n’okutunda abazannyi tekanagalawo kuba kigenda kumuberera kizibu okufuna ennamba ku Team esooka Season eno egenda okutandika.

Welbeck endagaano ye ne Arsenal esigaddeko omwaka gumu naye omutindo ggwe gugudde nnyo okuva Pierre-Emerick Aubameyang lweyegatta ku Arsenal.

Welbeck 27, taggwako buvune okuva lweyegatta ku Arsenal nga ava mu Manchester United mu 2014. Ono yala

LONDON, ENGLAND – APRIL 08: Danny Welbeck of Arsenal celebrates scoring his sides second goal during the Premier League match between Arsenal and Southampton at Emirates Stadium on April 8, 2018 in London, England. (Photo by Julian Finney/Getty Images)

bikirako ne mu Squad ya England mu World cup e Russia wabula nga mu mipiira gyonna yasamba eddakiika 18 zokka.

 

Share.

Leave A Reply