Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 138 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Pulezidenti Museveni aggulawo olusirika lwa ba Minisita – Kyankwanzi

July 26, 2016 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agguddewo olusirika lwa ba Minisita n’abawandiisi ab’enkalakkalira olugenda okukulungula ssabiiti nnamba ku ttendekero ly’ebyobufuzi e Kyankwanzi .

Olusirika luno lutegekeddwa ekitebe kya NRM ne Ofiisi ya Ssaabaminisita nga lwetabiddwamu abakulembeze ba NRM abookuntikko, ba Minisita n’abawandiisi ab’enkalakkalira .

Omusasi waffe Ernest Kayanja ali e Kyankwanzi atutegeezezza nti Pulezidenti Museveni ate nga ye Ssentebe w’ekibiina kya NRM ayogerako eri Olusirika luno.