Weasel akubye mukyala we nakawere By Mubiru Ali July 9, 2020 1 min read Omuyimbi okuva mu Goodlyfe Weasel Manizo kigambibwa nti akubye mukyala we Nakawere gwalinamu abaana 2 Talia Kassim namugoba nawaka ku Neverland e Makindye. Kigambibwa nti Weasel abadde atamidde.