Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 482 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Omuduumizi wEggye lyEggwanga erya UPDF era nga Mutabani we Pulezidenti, Gen.

January 30, 2026 · Radio Simba

Omuduumizi w’Eggye ly’Eggwanga erya UPDF era nga Mutabani we Pulezidenti, Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nasimuula byeyabadde awandiise ku mukutu gwe ogwa X ku Ggwanga lya Amerika era neyetonda.
Gen. Muhoozi yawandiise ku X, nganenya ekitebe kya Amerika mu Uganda okuyamba ku Mukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okutoloka.
Muhoozi ategeezezza nti babadde bamuwa obubaka obwekikessi obufu era neyetonda. Ayongeddeko nti ayogedde n’Omubaka wa Amerika mu Uganda nebamaliriza buli kimu.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News