Wa Bob Kasango gyanaziikibwa kyakusalibwawo Kkooti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
KKOOTI ETUSALIREWO WA KASANGO GYAZIIKIBWA:
Ebyokuziika omugenzi Bob Kasango bijjukidde Kkooti okusalwo wa gyanaziikibwa olvannyuma lwa Mukyala we Nice Bitarabeho, okutwala Maama w’omugenzi mu Kkooti Rosie Kabise, nga amulanga okwagala okutwala omwana we amuziike ku biggya bya ba Jjaajaabe e Tororo.
Nice ayagala Kasango aziikibwe ku buko ku kyalo Gweri, Burahya County, Fort Portal City, mu Disitulikiti y’e Kabalore.
Kasango yafiira mu kkomera e Luzira nga 27-Feb-2021.
Share.

Leave A Reply