Poliisi ekirizza ekivvulu kya Kyarenga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Kyaddaaki Poliisi ya Uganda evuddeyo n’ekirizza ekivvulu kya Kyarenga ekya Bobi Wine okubaayo e Busaabala ku One Love Beach. Ebbaluwa esiddwako omukono AIGP Asuman Mugyenyi ku lw’Omuduumizi wa Poliisi IGP Martins Okoth Ochola alagidde Omuduumizi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano okukwatagana n’abategesi b’ekivvulu bakole enteekateeka yonna e soboka.

 

Share.

Leave A Reply