UPDF tegulanga ku motoka ekika kya drone – Brig. Gen. Kulaigye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Brig. Gen. Felix Kulayigye: “Eggwanga lirina okusomoozebwa okutagambika, omuntu ategeera obulungi tasobola kwesulubabba bavubuka.
Kusomoozebwa kw’amaanyi okubafunira emirimu, ebigambo byokozesa biyinza okukuma omuliro mu bantu.
Mu 1982/3 ekigambo ‘Panda Ggaali’ wekyakyakira ekiro. Mpulira nti waliwo emotoka ekika kya Drone, naye nze kyemanyi Eggye lya

Uganda People’s Defence Forces – UPDF

terigula nga ku motoka ekika kino.

Nsikiriziganya ne Hon. Basalirwa nti okuwamba abantu musango. Olina okuvaayo noyogera bwoba olina omuntu gw’okutte, abantu be nebamanya wakuumirwa. nvumirira ekyokuwamba abantu.”
Share.

Leave A Reply