Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Sudhir aguddewo ekizimbe ekipya mu Kampala

Dr. Sudhir Ruparelia enkya yaleero aguddewo ekizimbe ekpya gagadde kyazimbye ku Market Street e Nakasero nga kituumiddwa Electrical Plaza kino kiriko amadduuka 220, Apartments 56 n’emyaliiro 2 nga gya parking.

Kino akizimbye nga kyabo abatunda ebikozesebwa mu masanyalaze era nga bakasitoma bonna abapya babawadde emyezi 3 nga gyabwereere. Kino akyongedde ku byobuggagga ebirala byalina mu Kampala okuli: The Cube, Hardware City, Hardware Plaza, Kampala Boulevard, Market Plaza, Kingdom Kampala, Speke Apartments ku Wampeewo Avenue ne Kintante, Speke Resort Munyonyo, Munyonyo Commonwealth Resort, Kabira Country Club, Speke Hotel 1996, Speke Apartments, Forest Cottages Naguru, Dolphine Suites Bugolobi, Victoria University, Kampala Parents School, Dheli Public School, Kampala International School of Uganda, Goldstar Insurance, Meera Investments, Rosebud, Premier Roses n’ebirala bingi.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort