Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 124 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Tulina obujulizi ku batemu e Masaka – Pulezidenti Museveni

October 2, 2021 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; ‘Nekkaanya obutemu obwasooka nenkizuula nti abatemu baali tebakwatibwa olwakawukuumi eyali mu Uganda Police Force. Abatemu bano olwokuba sibagezi kati bakyuusizaamu nebalumba Masaka. Bayinza okuba nga sibebamu.
Twakungaanya n’abatuuze nebatuyambako era mu kaseera mpawekaaga tubakutte era tulina n’obujulizi obumala.”