Tiketi z’omupiira wakati wa Uganda ne Senegal ziweddewo
Dr. Dennis Mugimba, AFCON/CHAN-LOC avuddeyo nategeeza nti weziweredde essaawa 9 ezolwaleero nga tiketi z’omupiira gwa Uganda ne Senegal ogwa nga 23-August ku ssaawa kumineemu bweziweddewo.
Ono alabudde Bannayuganda obutagula tiketi kuva wantu wonna kuba bandibaguza ebiccupuli.

