97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Tetunafuna kiragiro kuva wa Attorney General kuyimbula Besigye – Byabashaija

Bannamateeka ba Rtd Col. Dr. Kizza Besigye ne Hajji Obeid Lutale Kamulegeya bakedde mu offiisi ya Commissioner General ow’Ekitongole kyamakomera Dr. Johnson Omuhunde Rwashote Byabashaija abannyonyole lwaki nokutuusa kati tanayimbula muntu waabwe. Bano bategeezezza nti abagambye kituufu abalina mu bumenyi bw’amateeka wabula nti tanafuna kiragiro kiva wa Attorney General kimulagira kuyimbula bano.
Bya Amayiko Martin

Leave a Reply