Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 110 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: news

DP kyekibiina ekisingamu demokulasiya mu Uganda – Norbert Mao

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao avuddeyo nategeeza ng’ekibiina kye bwekisinga ebibiina byonna mu Uganda mu nsonga…

Ebyokuwambibwa kwa Eddie Mutwe tetubimanyiiko – Rusoke Kituuma

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuna ategeezezza Bannamawulire nti ebyokusazibwamu kwolukungaana lwa National Unity Platform talina kyabyogerako…

Pulezidenti Museveni aguddewo esinzizo e Sembabule

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yasiibye mu Disitulikiti y’e Sembabule gyeyaguliddewo esinzizo eriggya erya All Saints Church…

Kitalo! Afande Sam Omara afudde

Kitalo! Retired Assistant Commissioner of Police Sam Omala aka Mukodomi wa Buganda, 65, afudde. Ono yaliko omuduumizi w’ebikwekweto…

Pulezidenti Museveni agenze Kaweweta

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuuse ku ttendekero ly’amaggye erya UPDF Military Training School e Kaweweta okukulemberamu omukolo gw’okufulumya…

Poliisi n’Amaggye bizinzeeko ekitebe kya NUP

Abasirikale okuli aba Uganda Police Force ne UPDF bakedde kusalako kitebe kya National Unity Platform e Makerere Kavule…

Omukuumi wa kkampuni ya G.K.O akubiddwa amasasi bwabadde amenya bbanka

Omukuumi wa Kkampuni eyobwannanyini eya G.K.O Security Company ategeerekese nti ye Emmanuel Okao akubiddwa amasasi agamutiddewo enkya yaleero…

10 bakwatiddwa ku byokubba ettaka e Gomba

Akakiiko akalwanyisa obukenuzi okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga aka nga kali wamu n’ekitongole kya Uganda Police Force ekyabambega…

Ssaabasajja asaasidde nnyo Abakrito olwokufiirwa Paapa – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nkedde ku Ekelezia e Lubaga okutuusa obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II…