Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 111 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Poliisi n’Amaggye bizinzeeko ekitebe kya NUP

April 28, 2025 · Mubiru Ali

Abasirikale okuli aba Uganda Police Force ne UPDF bakedde kusalako kitebe kya National Unity Platform e Makerere Kavule ngekibiina kibadde mu nteekanteeka yokutongoza kkampeyini y’Abavubuka eyatuumiddwa ‘Youth Protest Vote’. Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa Poliisi ku Ssande ekiro, Poliisi yasazizzaamu omukolo guno.
Ssaabawandiisi wa NUP David Lewis Rubongoya ategeezezza nti kino Poliisi kyekoze kyabuswazu Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM bbo balekeddwa okukola emirimu gy’ekibiina nga tewali abakuba ku mukono okuli n’okutambula ku nguudo nga Poliisi ebakuuma.
#ffemmwemmweffe