Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 730 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: news

Olukalala lwa University NCHE zeyawa olukusa okusomesa amateeka

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku matendekero agawaggulu ekya National Council for Higher Education Uganda erabula Bannayuganda okwewala okusoma amasomo agatakakasibwanga…

Abaweebwa ssente okusima ebidiba e Karamoja ne Teso bazirya

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku by’obulimi bawuniikiridde bwebakizudde nti waliwo ebiddiba wamu ne ttanka z’amazzi…

Agambibwa okutta mukazi we ne muganda we asindikiddwa ku alimanda

Omulamuzi w’eddaala erisooka mu Kkooti e Kasese asindise ku alimanda omusajja ow’emyaka 44 mu kkomera e Mubuku okutuusa…

Gavumenti eteekateeka okweyambisa AI mu kupunta ettaka

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba wamu n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo nategeeza nti Gavumenti yalagidde Abapunta…

Commissioner General wa URA asisinkanye abasuubuzi mu Kikuubo

Abasirikale ba Uganda Police Force ne UPDF bayiiriddwa ku offiisi z’ekibiina ekitaba abasuubuzi b’omu Kikuubo ekya Kikuubo Traders…

Omusambi wa New Castle akaligiddwa emyezi 10 nga tasamba mupiira lwakusiba kapapula

Omuzannyi wa ttiimu ya Newcastle munnansi wa Italy, Sandro Tonali akaligiddwa emyezi 10 nga teyeetaba mu muzannyo gwa…

Ssaabaminisita Nabbanja alagidde IGP okunoonya abatambuza akatambi

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister addukidde eri omuduumizi wa Uganda Police Force IGP Okoth Ochola nga ayagala…

Ab’e Ssembabule Ssaabaminisita abasuubizza bayimbi mu kifo kyeddagala mu malwaliro – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nayambalira Rt. Hon. Nabbanja…

North Korea egaddewo ekitebe kyaayo mu Uganda

Eggwanga lya North Korea nalyo ligaddewo ekitebe kyalyo mu Uganda nga wakayita wiiki emu yokka nga ne Ggwana…