Breaking
News: A clear message from Day 1 of Africa must take ownership of its health future. News: Sigamba nti Bannayuganda tebaagala kukola, naye nga Bannayuganda mututwalako ebintu byaffe, mutwavuwazizza! Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Gavumenti ewadde omuvunaanwa mu misango gyobutemu e Masaka Kamugisha Quraish Bannamateeka 2 bamuyambeko okumuwolereza nga bano kuliko Kaliba
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 129 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Gavumenti eteekateeka okweyambisa AI mu kupunta ettaka

October 27, 2023 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba wamu n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo nategeeza nti Gavumenti yalagidde Abapunta b’ettaka okutandika okukozesa Artificial Intelligence (AI) mu kupunta ettaka okusobola okumalawo entalo z’ettaka mu Ggwanga.
Bino yabyogedde aggulawo olukuŋŋaana olw’enaku 2 olw’omulundi ogwa 27 olwa CommonWealth Association of Surveying and Land Economy (CASLE) conference 2023 mu Makerere University.
Ono agamba nti enkola Artificial Intelligence yakukendeeza ku budde obukozesebwa okupunta ettaka wamu n’ensimbi. Minisita yayongeddeko nti Gavumenti eyagala buli Munnayuganda okubeera n’obusobozi obukubisa ettaka lye lyonna lyalina kabube bunene ki ku ssente ezisoboka.